Nga omukulembeze w’eggwanga ateekateeka okukyalako mu disitulikiti ye Namutumba okulambula enkola ya Parish Development Model, bbo abatuuze baayo baagala afiseewo akadde ayogere ku bisuubizo byazze ...
POLIISI e South Africa etegeezezza nti eyolekedde akaseera akazibu okuzuula bannannyini mirambo gy'abantu 77 ku egyo 79 egyaggiddwa mu kirombe kya Zaabu ekyali kyaggalwa kyokka abantu ne basigala nga ...
Ssaababalirizi w’ebitabo bya gavumenti Edward Akol alaze okutya nti Ensimbi gavumenti zesaasaanyiza ku busiimo bw'abakozi baayo abannyuse emirimu zandyekubisaamu singa amateeka ku by'okuwummula ...
St Francis Xaverian Choir eyimbira mu Klezia ya Our Lady Consolata Bweyogerere eyimbidde abawagizi baayo ennyimba z’Amazaalibwa. Ekivvulu ky’abadde mu National Theatre mu Kampala ku Ssande nga January ...
Ekyekango n’okutiina bishwekire Pooriisi ya Kalangala bwanyima y’omwe omu ba Pooriisi baayo kugwa omu Nyanja ya Victoria akafeeramu obu ari aha kwega okubarikuvuga eryaato. Omugyenzi amanyirwe ...